NJA KULOGGA BULI AGENDA ANJASAMILA EBI’TAKWAATAGANA – MAAMA FIINA AWELEZZA OBUBAKA

By: Shifrah Kayaga: Bitiisa naye byandiba bigambo byamukulu maama fiina nga awela okwaata kubuli kiisi agenda asala ebigambo nga bweyabadde e sweeden nga yegala peng peng.

Bino byamususeeko oluvanyuma lwabantu okuvaayo nebifaananyi ebilaga nti ono yegatta ne peng peng olunaku lweyatamiila ella nga yye akakasa nti bino biffu.

 

Ono ategezeza abantu nti singa tebakomya bigambo byebamala gayatula buli wamu wakubakwasaganya nga bwasobola kuba tajja kutuula butuuzi nga alaba abantu boonona elinya lye.

Recommended For You

About the Author: admin