By: Shifrah Kayaga: Ensonga za full figure zibuzaabuza olwensonga nti abantu tebamanyi oba kituufu ali ku people power oba nedda.
Wabula ono, atuwadde ensonga lwaki tasobola kuva ku people power ella nawela abantu okudamu okweyogezza nti yafudde mukibiina kino.
jukila nti ono akola nga General mu people power ella nga ekiffo kino kyamuweebwa Bobiwine. Wuuno nga awa ensonga zze ella nga alabula abayogela ebitakwatagana.