By:Shifrah Kayaga
Abawagizi bamazze nebayatula ebibali kumitima kunsonga yaba celeb babwe ababili ella nga banno ba TV presenter abetutumufu Mc kats nemunne Mc Luzze.
Abantu banno bandibba Bali kulugendo oluvanyuma lwokitegeela nti ekilwadde kibamalawo.
Jukila nti ababili banno balina ensonga zabwe bwekijja mukuweeweta buli kika kyamukazzi ella bazze babakolako amawulile gabuli kika kunsonga yeemu naye baalema oteleela.
Wabula, kuluno Abawagizi bavudeyo nebategeeza nti ekimala kimala, tulekele awo okulimbibwa nti banno batto butto wabula nga ekilwade kyekibali obubbi.