NAYE LWAAKI PENG PENG YANSWAAZA BWAATYO?? NGENDA MULOGA SOLIDO EKUTUKEKO – MAAMA FIINA AWANDUDDE OMULILO

By: Shifrah Kayaga: Peng peng wali katti aliila mukanisa oluvanyuma lwa maama fiina okuwela okumuyigiliza esomo lyaliffa teyeelabidde. Ensonga yava ku peng peng kukwata maama fiina kataambi nga tamusabya kyoka naakasaasanya kumikutu ekyavilako abantu okumuvuma.

 

Ono avudeyo nategeeza nti ku peng peng, abantu abenjawulo kwebagenda okuyigila esomo eliwa abakazzi ekitibwa bakomye omuzze gwobakwaata obutambi ate olumala nebabusaasanya.

Peng peng yye ebimufaako kati tetunabba bimanya naye tukyanonyelezza okudamu’kwe kunsonga eno.

Recommended For You

About the Author: admin