By: Shifrah Kayaga: Musajja mukulu aliffa tazeemu kufela basajja nti mukazzi olwokuba ayagala okufuna sente ezaamangu. Ono bamukozeeko efujjo lyabuli kika ekimuleetedde okuwunga.
Abantu abenjawulo bakola ebintu ebiswaaza okusobola okufuna ekigulila magala ediba naye ekyokwefuula omukazzi kyo abasajja balaba nga kibadde kigenzze wala.
Ono ategeezeza nti ekimukozesa bino kyakusobola kulaba nga afunayo kukasente akokumubeezawo kuba emilimu jaali jabula ate nga sente azeetagga. Yiino Video