By: Shifrah Kayaga
Ekyabadde ewa sheebah karungi egulo gaabadde masala, kulya nakukyakala naye bingi ebyatuusewo abantu bokukyalo byebakyakukulimila.
Olunaku lwegulo, omuyimbi sheebah karungi lweyatadewo akakolo akamuyozayoza okuyingila enyumba yye ella nga eno esangibwa munyonyo, abantu abanjawulo baabadeyo okuli abayimbi abanene nga vinka, Winnie nwangi nabalala bangi. Wabula ekyajje abantu envili kumutwe kyekyomukyala ono okugoba aboo bona abokukyalo abaabadde bazze okunyumilwa naye.
Yiino video bwebyabadde kumukolo