By: Shifrah Kayaga: Omuyimbi Winnie nwagi eyakubila akayimba ka musawo olunaku lwegulo yavudeyo naabulilila ba slay queen nne ba slay king nti ye saawa bavve mu shisha batandike okwekolelela nga bbo
Ono okwogela binno yabadde ku mukolo omuyimbi sheebah kalungi gweyatadewo okubeela nga ayingila enyumba yye empya. Ono yawadde gaabuwe abantu abenjawulo nadala abawala okuva musonga zoku’ slaying batandikke okwekolelela.
Yiino video