DAXX KARTEL YEJUSSA LWAKI YASUULAWO SHEEBAH – AMWETONDEDDE NGA BWEYEESESSA

By: Shifrah Kayaga: Ebyembi bisekelwa, omuyimbi daxx kartel kyadakki amaze neyekuba mumutima naagonda nga bwasaba sheebah karungi amusonyiwe.

Kinajukilwa nti ono yali muntu nyo wa sheebah ella mwekyo nga baali bafuuka mwami na mukyala. Naye oluvanyuma lwokitegeela nti ono mukaseela kekamu yali yegwanyiza mwana muwala irene ntale, yasalawo ekilekulila okutuuka nokuyimba akayimba kka lwaki otubatissa

Wabula, oluvanyuma lwokulaba nga ono atadewo amakka gagadde, azze yeetonda nga bweyeesesa nga atabitegeeza.

Recommended For You

About the Author: admin