By: Shifrah Kayaga
Week eno nga etandika, amawulile amabbi gawuniikilila abantu oluvanyuma lwokulaga akatambi kowaboda eyatidwa muntiisa nga agezaako okuvuga abavubuka babili abatwaale jebasula.
Owaboda ono eyamanyidwa nga Muwonge yazikibwa kulwokubiri e’Mityana naye nga bo abantu wamu nabeganda balaajana nga bwebasaba government ne police yye uganda eveeyo ebayambeko.
Wabula, webukeelede nga ebipya bizuuse nga ella omwana ono eyali atemela mumyaka 20 yali yakatandika okwebeezawo nga yensonga lwaki yasalawo nagula nepiki piki asobole okumuleetela amagoba.
Ono weyali abeela oba kale weyali apangisa land lord wwe olwawulila nti atidwa, yamenya enyumbaye najamu ebyobugaga byona omuvubuka ono byeyali alina okugezza nga projector oba olutiimbe, tv, whoffers nebilala bingi.
Police esazeeyo kutandikila kwono okwata abagambe lwaki olwawulila nti matovu afudde, yadukila munyumba yye najamu ebintu ebyali bisinga ebeeyi. Lwaki teyalinda aba famire nabasaba olukusa oluyingila munda.