By: Shifrah Kayaga: Entiisa yabwatukawo mubantu omweezi oguwedde oluvanyuma lwowaboda okutibwa mubukambwe obwekitalo.
Bino byasaasanila kumikutu enjenjawulo jimugatta bantu ella bangi baasaba poliisi ebeeko kyekola kubanga ebifaananyi byabatemu byaali byaakwatibwa ku camera.
Olwaalelo webukeeledde nga omu kubasajja abaatugumbula owa boda akwatidwa, wabula poliisi elemye okubaako kyeyogela elli banamawulile paka nga kikakasidwa nti ono yemutemu eyatta.
Akwatidwa tanamanyikwako mayitte wabula nga poliisi elli mukola buli kisoboka okumujjamu ebyaama naye nga ekyakategelekekwaako kili nti ono simuna’uganda.