STELLA NYANZI WAKUSIBWA EMYAAKA ENNA – AWEMUDDE OMULAMUZI POLIISI NEMUYOLAWO MUBUNAMBILO

By: Shifrah Kayaga: Omukulu nga ono lecture ku Makerere University yalugudeko enkya yaalelo oluvanyuma lwomulamuzi omusalila ogwokusibwa emyaka ena bweddu.

Ono kinajukilwa nti yakwatibwa oluvanyuma lwokuvuma omukulembeze wegwanga Yoweri Kagutta Museveni nga bwalinga obutuulilo. Kino kyaanyizanyo abantu okuli nomukulu yenyini ella naasaba akwatibwe.

Bwatyo bulijjo akumirwa luzila wabula egula yasalidwa gwagubonelezebwa emyaaka enna bweddu nga ali mabega wamitayimbwa nti osanga kina kinamuyambako okuyiga empisa

Recommended For You

About the Author: admin