“NSABA MUNSONYIWE, KYENAKOLA SIKYAKIDAMU. SITAANI YEYANKEMA” – OMUSAJJA EYAKUBA OWA BODA AKATAYIMBWA YETONZE

By: Shifrah Kayaga: Ensi elimu ebyewunyisa naye nensonga zomusajja mugisha johnbosco nga ono atebelezebwa okuba nga yeyakubba owaboda akatayimbwa zitusobedde.

Omusajja mugisha yakwatidwa olunaku lwegulo ella munne gwebabadde babba naye nga ono yabade amanyikidwa nga young mulo abadde yatibwa jebuvudeko oluvanyuma lwokwatibwa nga aba boda boda sayidi zemitiyana.

Wabula, katemba tagwa munsi ono nga jakumibwa ku poliisi, asabye banamawulile wamu nensi yonna okumusonyiwa mbu ella byona byeyakola yali tegendeledde kuba sitani yeyamukema. Olowoozaki kunsonga eno?

Recommended For You

About the Author: admin