By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwakatambi okusaasana kumikutu enjenjawulo nga abatemu babiri batugumbula owa boda okutuuka okumutta, abantu tebaatula okutuusa nga bakutte abatemu banno.
Mweno week, abatuuze bomundeeba basobola okwata omutemu eyasooka eyali amanyidwa nga Mugisha john bosco ella nga yali yakazibwako elya mukiga nga ono yasobola okwoogela ebyama ebyenjawulo kutemu lyebaze bakola.
Wabula abantu baasigala mukutya nga beebuza omutemu owokubili jaali paka police bweyavaayo nekakasa nti ono yali amanyidwa nga young mulo ella baamuta nga ava okuba boda side zemitiyana.
Wabula, webukeelede nga omuvubuka young mulo ali munkomyo za police nga bamusoya akana nakatanno