By: Shifrah Kayaga: Okuva week ewedde, abantu abenjawulo babade kubulago bwa Winnie nwagi oluvanyuma lwokugenda kusomelo lya st Mary’s kitende nasanyusa abaana bayo okukakana nga basabalade.
Kino kyakyankalanya abantu bangi omuli nabakulila ekibiina kya swangz avenue abawaandise ekiwandiko egulo nga beetonda kulwomuyimbi wabwe nwagi kyeyakoze ella bwebatyo nebasuubiza nti ensonga nga zino sizakudamu kubeelawo.
Wabula, bo abayizi ba st Mary’s kitende bayogendde nebategeeza nti banayuganda balina okwesonyiwa omuyimbi Winnie nwagi kuba bo byebabakoledde byabanyumidde ella ne stress zebitabo zebaabade balina zawedewo