By: Shifrah Kayaga: Omuyimbi Winnie nwagi wetwoogelela nga ali mumaziga oluvanyuma lwa’katambi okufuluma nga ali ku st Mary’s kitende nga yejiliisa nabayizi ella nga wano father lukodo alayidde okumutwaala mumbuga zamateeka.
Akatambi kano olwamaze okufuluma, abantu abasinga basazeewo okukyankalana nga bagamba nti kino nwagi kyeyakoze kyabadde kisuse. Wano omukulembeze wegwanga naye yavudeyo nategeeza Winnie nwagi okwedako kuba kyeyakoze kyabadde kyabuseegu nyo
Wabula, yye father lukoddo newankubadde Winnie nwagi wamu ne Swangz avenue betonze, lukodo akakasiza nti siwakusonyiwa Winnie nwagi kuba obuseegu bususe mugwanga lino Uganda. Ono alayidde nategeeza nti amateeka gakumukolako