By: Shifrah Kayaga: Ani ajukila abaagalana banno ababiri? Engeli omukwaano jegwaabayisaamu nga oyinza okulowooza embeela telikyuuka. Wabula omwami Charles ssekyeewa avudeyo natutegeeza nga stecia bwatalidamu kubeela celeb nga bweyali mukusooka.
Ono ategeezeza nti yeyasooka okuyamba omuyimbi stecia mayanja ella mukayimba kaabwe aka “Muno bwoba omusimye”, webakizuulila nti munda baali batandisse okweeyagala.
Wabula okwaawukana kwabwe kwaalimu ebisoongovu bingi okutuuka nokweelangila obusezi. Wetwoogelela nga stecia yaakafumbirwa abasajja bataano ate nga Charles abawala bafunyisiza ebutto tobala
Wuuno nga alangila stecia
Leave you comment on our facebook page