ANITAH FABIOLAH NE ZARI HASSAN BALWANIDDE MULUJUDDE – NDOWOOZA LUNO LWEBAYITA BATTLE OF ACROBATS

By: Shifrah Kayaga: Olutalo wakatti wa zari hassan ne munne anitah fabiolah lwakoledde mulujudde nga wanno buli omu alwanila akazindalo ella nga yayagala okwoogela

Kinajukilwa nti olunaku lwegulo lwelwabadde lukomekeleza empaka zokunoonya miss uganda ella nga wanno abalamuzi okuli zarinah nemune fabiolah basasamaza abatu okutuuka okusalawo okubatunuulila balabeko ani anaasinga

Image result for ANITAH FABIOLA AND ZARI HASSAN FIGHT

Fabiolah yabadde alaga nti wanno mu uganda abantu nadala abo abakola kusente bamwetanila nyo ella yensonga lwaki baasasude bamulabeko. Atte nga yye zari agamba nti uganda yajiwamba ella nebwebwandibadde obukadde 40, abantu bandisasudde okumulabako.

Recommended For You

About the Author: admin