“BOBIWINE TEWANDINGOBYE BWOTYO, NKUWAGIDDE OKUVA NGA OKYAALYA KUKASASILO” – FULL FIGURE ATULISSE NAAKABILA MUBANTU

By: Shifrah Kayaga

Luno lutandika butandisi naye nensonga za full figure wamu nemunwangiwe Bobiwine sizaakugwa katti oluvanyuma lwomukulu bobiwine okulonda carbinet yye natamuwa kiffo

Ono kinajukilwa nti mu week ewedde, omukulu Robert kyagulanyi yavaayo nalonda carbinet egendda okumuyambako mukunoonya akalulu ka 2021 akokufuuka president wegwanga uganda

Wabula natte ono yavaayo nayomba nga wategeeza nti bobiwine kakibbe kki alina okugwa oluvanyuma lwokuteeka obusosoze mukibiina kya people power

Yiino video

Recommended For You

About the Author: admin