VIDEO:Bakulu boka: YIGA ENGELI YOKUNYOOLA EKIWATO NGA OLI MUBULILI – WEYUNGE KU SENGA NGA ANYONYOLA OBUKODIYO BWOMUKISENGE

By: Muto wa senga: Ensangi zino abantu nadala abakyaala balemedwa amaka oluvanyuma lwokulemelelwa okumanya engeli yokunyoolamu ekiwato nga bali mukunyumya akaboozi komukwaano nabami baabwe

Olunaku olwaalelo muto wa senga azze atuyigilizze engeli yokunyoolamu ekiwato mwanawatu nonyumisa omukwaano okufaako obuffi

Ensonga yekiwato eva ku ani gwooli okunyumilwa naye akaboozi kuba, abasajja nabo balemesa abakyaala okunyoola ekiwato nga ali mumukwaano. Omusajja bwoba wegala omuwala, tomunyeeza nga agenda okuduka. Fuba okulaba nga omulekelawo akeeganya wasobola okutambuliza omubili gwe

Kino kiba kisobola okumuyamba okweetaya ella bwaatyo aba asobola okukola buli kyoyagala.

Abakyaala mulekele awo okwekwasa obusonga mbu simanya omugongo gwaamenyeka, fuba okulaba nga omusajja omuteelawo ebintubye abilye nga bwaayagala. Fuba okulaba nga omusajja akuwoomelwa nga kino kija bayaaba okuwangaaza omukwaano gwamwe

Nga tuvude kunsonga yokunyoola ekiwatto, okimanyi nti abasajja omukwaano gubayisiza dala bubbi nadala nga ogumumye? Laba video nga batunyonyola

Recommended For You

About the Author: admin