By: Muto wa senga: Ensonga nyingi ekileetela omukwaano okunyuma nadala nga muli mukaboozi nomuntu gwoyagala nomutimagwo gwona
Wabula abantu bangi ensonga eno bagibuusa amaaso nga kino kibaleetela okusuula obubonelo elli abaagalwa babwe. Yiiga engeli yokwaatamu omusajja nga ogobelela ensonga zino
Ekisooka kili mukweesonyiwa simu ya musajja ella nga ensonga lwaki elli mu video eno wamanga
Ekyokubili kuyiga kulabilila mwaami wo nga baby kuba bbo kubeelela baleela batto
Ekyookusatu kukeendeza kububa kuba omwami bwaba yasalawo okufuula mukyaalawe, silaba nsonga lwaki oba omulondola
Nebilala bingi ebili wanno mu video