By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwobuvuyo obuze bubeelawo wakatti womuwala martha kay nemwana munne badblack, leelo wetwoogelela nga luwedde oba sinakindi nga lutaandika butandisi.
Jukila nti bad black yavaayo nalangila martha kay nga bwali omusilu oluvanyuma lwokufulumya obutambi bwe nga teyakyaalako wa senga. Naye wetwoogelela omulilo gwakatandika butandisi
Martha leelo amawulile agatutuuseko gagamba nti ono adizza omuwala bad black omulilo ekimuleetede okwatibwa enaku ella bangi bategeezeza nti ono yandiba akabye.
Wabula ekibuuzo kili nti, olowooza martha kay anawangula olutalo lwatandisse oba yesudde mumulilo?