By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwa munakatemba omukuukutivu okukubibwa ebijambiya kunsonga ezitategelekedwa bulungi, abantu abanjawulo baavudeyo nebawa obujulizi.
Kinajukilwa nti emabegako abazigu bateega jajja bruce ella wano baalina ebijambiya nga baali batambulila ku bodaboda.
Wabula, abantu abenjawulo baalaba kukikolwa kino lwakuba baatya okuvaayo okutaasa olwebisi byeebaali balina.
Yiino video