By: Shifrah Kayaga: Embeela yo yeyongela kusajuka wakati wa judith babirye nomusajja we oluvanyuma lwomwami Ssebulime okudayo ewomukyaala jeyali yava.
Abantu banji balabula judith babirye kunsonga zokubeela nga yegasse nomusajja omufumbo mubufumbo obutukuvu wabula nga ono tayagala kumanya kuba yye yali awulila atuukiliza ekilootokye.
Wabula, omusajja kyadaaki yamaze nalekawo judith nadayo ewa nalongo ella nga no baakoze nokukyaala mubunambilo ella wanno namusuubiza nokumukuba embaga ekiitu ekyawadde nalongo esanyu
Judith yye olwamanya nti omusajja ayiinza okudayo ewa mukaziwe omupya, yaduka nava mugwanga ella neyekweka ebweelu nga eno jagenda okuzaali. Bbo abebunaayila bamugobye nga bategeeza nti judith akoze ebibi binji. Nolwekyo yesaawa agumile ebivudeyo.