By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwebibuuzo ebibadde bibuuzibwa omutto fresh kid kunsonga za kki kyalowooza ku kitaawe okubeela nga naye yayingidde music industry, olunaku olwaalelo amaze nadamu ekimuli kumutima
Fresh daddy jukila yasooka kwesiba ku fresh kid nga ayagala naye atandike okufuuka manager. Wabula, olwamagezi agamuwebwa abantu abenjawulo, yasobola okutandikawo enyimbazze ella nga saawa eno, zezimuleetela sente
Leelo fresh kid ayanukudde kukintu kitaawe kyeyakola