VIDEO: “SISOBOLA KUTULUGUNYA MUNTU NGA TALINA MUSANGO, OYO OMUSILU YALI AYAGALANYO OKULWAANA” –  BBA WA ANITA DA DIVA AYATUDDE

By: Shifrah Kayaga: Luno lulabika nga olutagenda kugwa katti kuba okuva omuwala anita da diva bweyavaayo nayonyola engeli omusajja jeyali ayitiliza okumutulugunya, kyadaaki omwaami amaze nayogela.

Kinajukila nti anita da diva muyimbi buli omu gweyali atandise okumanya olwakayimbakke aka zero distance. Wabula, yasilikamu ko katono olwomusajja gweyafuna eyali alina efugabbi.

Anita juuzi yavaayo nanyonyola engeli omusajja jeyamuyigiliza okunywa omwenge nenjaga kyoka nga yye omusajja bino abyeganye nagamba mbu omukazzi yali asusse ejoogo

Wuuno omusajja eyatuntuza bwana muwala anita

 

Recommended For You

About the Author: admin