DJ MICHEAL ALI MUMAZIGA, EKIVULU KYAMUSAZE NAKOLIMILA ABANTU – ANENYEZA CHRIS MARTIN OKUMUYIINGILILA

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwa dj micheal okumala akabanga akawela nga alanga ekivulu kye ekyaabade kili ku freedom city roof top, abantu tewali yazze mpozzi abo abaafuna tickets ezobwelele.

Egulo twatambuddeko ku freedom city wabula twasanze abantu mpaawo yaze atte nga nabaliwo bali mukupapa olwokuba baabade bagala kwolekela lugogo ku chris martins ekyamuletedde okuwulila enaku.

Yye dj micheal abantu bamunenyeza olwokubeela nti teyakyuusa kivulu kye kubeelawo kulunaku lulala kuba abantu babadde tebasobola kusubwa taata sam nne Chris martins.

Recommended For You

About the Author: admin