By: Shifrah Kayaga: Omuyimbi chris martin awunziza abantu oluvanyuma lwokuyimbila abantu abawala nebalwaana okulinya ku stage okumukwaata kumpale
Kinajukilwa nti ebivulu bingi ebibadewo olunaku olwalelo okuli ekya taata sam wamu ne dj micheal nga eno bano bibasaze okufaako obuffi
Chris martins yayimbide banayuganda nebasiima ella mungeli jebaaganye okugenda mubiffo ebilala nebasalawo okujja ewuwe, yabuze okukaabila ku stage nga alaba lugogo ejudde.