By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwa bibiina ebyenjawulo okuvaayo nga bivuganya kubwa president we gwanga nga munno mulimu Omukulu Yoweri Kagutta Museveni nga ono yemukulembeze wakatti wamu nemunne Robert Kyagulanyi nga ono wa People Power.
Omuvubuka eyakubidwa emisumaali nakatti akyalajanna olwekikolwa ekimukoledwaako abantu abatamanyikidwaako mayitte.
Yye omwogezi wa police yakuno Fred Onyango anyonyodde nti siwakutuula paka nga abatemu abaakoze ekikolwa kino bakwaatidwa. Ono yagenze mumaaso okulabula bana’uganda obutasonga ngalo mumuntu yyena kuba kino kyandileeta okweekalakaasa.
Wetwoogelela nga bbop abawagizi benjuyi zombi omuli aba NRM nne People Power batandisedda okweasongamu enwe nga buli omu alinzze kinaava mukunoonyeleza.
Yye eyakubidwa wetwoogelela nga ali mudwaalilo afunna bujamjabi okusobola okutaasa obutamu mubunambilo