LABA ENGELI SUUBI JAYIILA ABAWALA SENTE EZIMUWEEBWA OKUMUYAMBAKO MUKUSOMA – ABAWALA BAMUKUDDE NASIGALA NGA TALINA KANTU WADDE.

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwomuvubuka suubi okuduukililwa abantu abenjawuo bwebaalaba kumbeela jeyalimu nga ayingila University, bangi bamuwa ebintu ebyenjawulo omwali ebyobugagga nkumu nga naye katti wetwoogelela, mpaawo kyaalina.

Eboozi yatandisse nga suubi ageze okweesanyusaamu mukiffo ekyamutwalidwaamu mikwaanojje, wabula, nga ella enaku bwetamanyi mwaavu, buli kyaawebwa suubi olunaku lwegulo weyakyeeyambudde nga omuwala gweyalonze ekubbo yamukudde obutamulekelako kantu wadde.

Suubi wabuuzidwa kunsonga zino, ayogeddeko elli abantu nategeeza nti atleast kinno kimuwadde esomo obutadamu kwesembeleza muntu yyena gwatamanyi ella nazila nokudamu okuseebelela ekitonde ekikazzi nadala nga alinamu sente zze.

 

Recommended For You

About the Author: admin