By: Shifrah Kayaga: Luno lwo telugenda kugwa katti kuba okuva omuvubuka bweyavudeyo nga akubidwa emisumaali mubibatu, abantu abenjawulo baganye okubikiliza nti bituufu. Wanno yye bobiwine avudeyo napika abantu nga abakakasa nti banno byebakola baagala kubajja kumulamwa.
Abantu abenjawulo paka nakatti bakyaaganye okukiliza nti waliwo abatemu abaakoze ekikolwa bwekiti kumuwagizi wa NRM. Wabula bbo aba nrm bawela nkulokooto obutasa mukono paka nga bafunye abazigu abatunuza munabwe mugeyeena.
People Power nga ekibiina bavudeyo nebamoola ekiiso elli abo bona abalowooza nti bagenda kumala gakiliza kubigambibwa mbu ono kituufu yakubidwa emisulali. Ella baweze nti nebwekiba kki tebagenda kubajja kumulamwa gwakufuna ndaga muntu wamu nokweebelelamu.