By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwamawulile okututuukako nga omukyaala Maria Nagirinya nga ono abadde akolela Community Integrated Development Initiatives atidwa mubukambwe, kyabade kintu kyantiisa elli buli omu nadala ababadde bamanyi omukyaala ono.
Kigambibw nti maria yabuzibwaawo nga ali wamu ne driver wwe nga wanno baali bava kumulimu ella nga boolekela kudda waka. Wabula olwaali okutuuka ku gate nga abazigu babazingako ella nebababuzaawo mubunambilo
Enaku eziyise omukyaala ono abadde anonyezebwa wabula kyabuuse kubantu nga omulambogwe gusangidwa mu districti yye mukono nga gwasulidwa okulinaana akadiba kaamazi.
Yye driver asuubizibwa okubeela nga naye yatiwa wabula nga gwo omulambogwe tegunabba kuzuulwa. Abazigu banno olwamaze okola ekikolwa kyebaakoze kwekusalawo okuleka emotoka yya maria kuluguudo ella nga eno yasangidwa walako kumulambo wegwasulidwa.
Poliici yyo yategeezeza nti egenda kuzuula bonna abaakoze ekikolwa nga ekyo kuba ebweelu wekikomela waabadewo camera eyakutte buli kyaabadde kigenda mumaaso.