“NZE SIYIMBA NYIMBA ZIWEMULA, ALL MY SONGS ARE INSPIRATIONAL” – AMOOTI OMUBALANGUZI ASESEZA ABANTU BWEYEWOZEZAAKO NGA BAMUBUUZA KUKUWEMULA

By: Shifrah Kayaga: Mu uganda tulinamu banakatemba nkumu ella kiba kiswaaza nyo okwoogela amanya kabanakatemba abatutumufu wanno notateekako linya lya amooti omubalanguzi nga ono yemunakatemba asinze okulwa mukintu kino

Amooti takoma bukomi kuzanya mizanyo wabula yeezula nga alina nekitone mukuyiimba nga kino tekikomye bukomi kumuleetela sente wabula nokumututumula. Abamu kubatamanyi nyiimba zamunakatemba ono yakuba lusidiiku, landilord ta’amazi, i love you oluliko kati nendala nyinji.

Wabula ekyewunyisiza abantu kibadde kyokubuuza omwami ono ensonga lwaki enyimba zze ezisinga zona ziwemula nadamu nga munyiivu nga bwategeeza nti ye takuba ngako nyimba ziwemula wabula zino zona aba asomesa bantu bigenda mumaaso.

Yiino video

 

Recommended For You

About the Author: admin