LABA ENGELI EMANUELLA JEYAWANYEEMU FRESH KID NGA BASISINKANYE – KINO KYAWADDE BANAYUGANDA ESANYU OKUFAAKO OBUFFI

By: Shifrah Kayaga: Esaala yabanji emaze netuukilila eyamwana mulenzi fresh kid wamu ne emannuella okusisinkana maaso ku maaso nebawayaamu ekyaawadde banayuganda esanyu nti bwoba olyaawo music industry yensi yaffe elina jeelaga

Kinajukilwa nti omuto emanuella yajja mugwanga nga ayagala okuzanyilamu katemba kubanayuganda ella ekyaatisa abantu kyali nti serena hotel yajula nebatuuka nekiseela nebagoba abantu olwokubulwa ebiffo abamu webayimilila

Wabula kino kyayongela fresh kid etutumu olwokubeela nga amuntu bulijjo gweyayimbangako yamala namusisiingkana ella emanuella namuwaana okufaako obuffi ekintu ekyazizaamu fresh kid amanyi

Yiino video

Recommended For You

About the Author: admin