“AM POLITICALLY DENSE” – MESEARCH SEMAKULA AWEELEZA OBUBAKA ELLI ABO BONNA ABASUUBILA NTI ASOBOLA OKWESIMBAWO

By: Shifrah Kayaga: Abantu banji nadala abayimbi bazze bayaayanila ebiffo bwobufuzi nga bbo balowooza nti eno yengeli yoka eyokulaga nti katti bafuuse bamanyifu. Wabula, kubyobufuzi measerch semakula aseseza abantu bwanyonyode nti ye tabilinaako bwongo.

Enamba yabayimbi etandise okweyunga mubyoobufuzi yeyongela buli kaseela ella nga katti betulina bangi ekisusse. Bobiwine yasalawo okweyunga mukifo kyomubaka wa kyadondo ella nga kati ayagala kiffo kyawabukulembeza wagwanga, mubalala tulinamu khalifah aganaga, Chris John, catherine kusaasila, mathias walukaga nabalala bangi.

Yye mesearch ategeezeza abntu nti teyandiyagala kubamalla budde nga yeelimbika mubyobufuzi kuba ekituufu kili nti tamanyi biki byagenda kukolayo

Yiino video

Recommended For You

About the Author: admin