BITIISA NAYE NGA BITUUFU: BIIBINO EBYEEWUNYISA EBILI KU COFFIN YA ROBERT MUGABE – BILEESE AKASATILO MU ZIMBABWE

By: Shifrah Kayaga: Ensi kulaba naye nabantu bezimbabwe bakyaaloleledde oluvanyuma lwokulaba ku coffin yeyali omukulembeze wegwanga lino ella nga eno yabamazeeko ebigambo byona.

Okuffa kwa mwami Mugabe kyaali kyantiisa mugwanga lya zimbabwe nadala elli government kuba ono yoomu kubantu abayamaba okukulakulanbya egwanga lino. Mwami mugabe oluvanyuma lwokufaakwe siwakwelabilwa katti kuba abantu bona bajja kuba bakyamusomako nga kwotadde nokumuteeka mubitabo ne mu mesueum zebyafaayo.

Wabula ngojeeko ebyo, coffin omwazikidwa Robert mugabe kigambibwa nti yamazeewo obuwumbi 17 nga bajibudaabuda. Coffin eno yakoledwa mu technologiya owamanyi nga ella eliko machine ne buli kisobola okusobozesa abantube okumulaba’ngako buli lwebabeela bamweetaze

Abantu ba famire ya mugabe bakuweebwa techinologiya kusimu zabwe wamu ne computer ga mubunambilo basobola okulaba omulambo gwomuntuwabwe mutaka jaanaba ali buli lwebanaaba bamwetaaze

Gwo omulambo gwa mugabe kuteekedwamu edagala wamu ne chemical nga ella paka emyaaka 10 nga jiyise olwo kulyooke kuvude wabula okuva kati paka lubeelala (luvanyuma lwa myaka 10)guno gujakubeela kukyaaliwo nga mulamba nga bwegwazikibwa

Ensonga zino kubanji zibadde zilaga ekitiibwa ekingi kyabawadde omukulu ono wabula nga kubalala balabila dala zimbabwe eyonoonye sente nyinji gebudaabuda coffin kuba tewali nsonga lwaki omulabo bagugalamiza mu coffin ekika kityo

Gwe ki kyolowooza kunsonga eno?

 

Recommended For You

About the Author: admin