“NDI MUNTU WABEEYI NOKUSINGA BWEMULOWOOZA –  BULIJJO MBAYAMBA NABUYAMBI OKUBEELA KUKABAALA KAMWE”. KATS AWELEZA OMULILO

By: Shifrah Kayaga; Luno lwo silwaakugwa katti oluvanyuma lwomuweeleza wokumpewo amanyidwa enyo nga mc kats okugobwa kubaala ya fame jaabadde amalila ebiseelabye ebisinga.

Wabula, management yatudde nelaba nga kats wanno takyaalinawo kiffo olwempisaze wamu nengeli jaabadde anywa ebintu byebeeyi kyoka nagaana okusasula nga bwatiisa tiisa nti telli muntu gwatya okujako katonda.

Kino kyaakyankalanya nyo abantu bebaala lino okutuuka okweebuza oba mc kats lwaabelawo alina akasente akawela kaakola nga mpaawo kyabala. Banno bakatiliza nti ono kakyanga atandika kukola tewali kilo kyebaali bakozeeyo wadde million esatu.

Kats ekinene kyabadde akola kyakuleeta mikwaanojje wamu nobuwala obubadde bwemisa ebyokunywa nga tewali nusu nemu ebujibwaako kuba mckats abadde alimba nga bwagenda okusasula

 

Recommended For You

About the Author: admin