Video: “ABAYIMBI BAZZE WAMU OKUSABILA ROBERT KYAGULANYI ASOBOLA OKUWANGULA AKALULU KWOBWA PULEZIDENTI MU 2021” – LABA ENKWE EZIBADEYO

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwomuyimbi robert kyagulanyi amanji gwetumanyi nga bobiwine okuvaayo nalangilila okubeela mukalulu ka 2021 akwobwa pulezidenti, abayimbi abenjawulo bavudeyo bamusabile.

Jukila nti mukusooka kino kyaali tekinaba kutegeelekekwa bulunji wabula oluvanyuma lwa bawagizi ba bobi okuvaayo nebamubuuza oba anasobola okujja yesimbewo nga 2021, ono yabakakasa nti waali okununula egwanga ella nabasabba okuvaayo befunile ndaga muntu.

Campaign ezenjawulo zize zigenda mumaaso wabula nga kuluno nabayimbi wamu nebanakatemba abenjawulo baavudeyo okusobola okusabila omuntu wabwe emirembe yonna jaanalaga okumukulembela.

sooka olaba video eno

Recommended For You

About the Author: admin