By: Shifrah Kayaga: Luno lwebayita olutalo lwabanene naye ne mwana mulenzi roonald mayinja leelo alidde obuwuka elli Catherine kubigambibwa nti ono yayonoonye concert yye bweyayimbye enyimba ezisoomoza Museveni.
Olunaku olwegulo twasobodde okufunayo akadde nomwami Ronald mayinja netumubuuza ensonga lwaaki yakoze kyona kyeyakoze. Wabula, ono yatwanukudde nagamba nti Catherine alina omululu munji ella yye buli kyaakola ayagala kusanyusa Museveni newankubadde ffe abalala tunyigilizibwa.
Ronald yayongeddeko nti kekano akaseela bulijjo keyali alinda okusisinkana Museveni maaso kumaaso nokumuyimbila enyimba zze mubujuvu wabula yanyiiza nyo Catherine bweyalaze obusunga nga yye atuukiliza ekilootokye.
Sooka olabe video.