By: Shifrah Kayaga: Luno mubufuunze lwebayita olutalo lwabakulu nabakulu ella nga luno luli wakatti wa bebecool wamu ne mune ronald mayinja ella nga obuzibu bwavude mukuyimba ku concert ya catherine kusaasira.
Kinajukilwa nti catherine kusaasira yakola concert ella nga wanno abantu abanene banji abajja omwaali nomukulembeze wegwanga yoweri kaguta museveni eyaliyo nga omugenyi omukulu. Wabula kungeli ronald mayinja bweyayimba bino tebyaasanyusa museveni.
Ronald mayinja olwawebwqa akazindaalo okwoogelako ella nokuyimba elli abantu, ono yakozesa akakisa kanno okuyimba obumu kubuyimba bwe bweyakuba edda ella nga munno mwemwaali bizeemu ne tuli kubunkeeke
Wabula olwabuzidwa lwaki yakola ekintu bwekitti, biibino byeyazeemu