By: Shifrah Kayaga: Bagamba nti empologoma ebili bwezilwaana, obusubi bwebukutuka naye nolutalo oluli wakati wa pastor aloysious bujingo ne pastor Jackson ssenyonga silwaakugwa katti.
Pastor bujingo webwaake;ledde nga alumbye pastor Jackson nga amugamba emize jaakola sijabalokole wabula abakaafili oluvanyuma lwokumulinyila mubuli diilu jabeela ategesse okusabila awamu nendigaze zaasumba
Kinajukilwa nti buli lusooka lwamwezi gwa October, bujingo abade ngayo ne independence night waagendela mukisaawe e namboole nassaba nabantube okutuuka olunaku okukya. Kino kibade nga kivulu ella kabaddi kalombo lombo buli mulokole kaabadde agobelela.
Wabula olwasente enyiinji pastor Jackson ssenyonga yagenze mumaaso nakwaata sente nasasula ekisaawe kye namboole buli lusooka lwa October okutuusa lwaaliffa. Kino kitegeeza pastor bujingo nalifuna kakisa wadde kaakudamu kusabila mukisaawe kye namboole lubeelela