Silyeelabila musajja yanzibako mukazi wange kyoka namukubilawo embaga – Ddumba muzafaru alojja kku’musiguze eyamujooga

By: Shifrah Kayaga: Ebyenaku tebigwa munsi naye nemwana mulenzi ddumba muzafaru atunyumiza kumukazzi eyamudukakko kyoka ebanga telyaayita namukubilawo embaga Oluvanyuma lwebyaatuka kumuyimbi eddy kenzo, twali tumanyi byakusaaga naye twakajja tutegeele nti abasajja... Read more »

Nze nne Remah tusisinkana buli lwemba mwagadde – Muswadde abaali balowooza nti omukazzi yankwaawa.  Eddy kenzo ayogedde abantu nebawunga

By: Our Reporter: Oluvanyuma lwabantu okubeelawo nga bakyanakuwadde olwa remah namakula okulekawo kenzo nagenda afumbile dr sebunya hamza, leelo ayogedde ebikanga Kinajukilwa nti okuva remah weyakola okwanjula ne dr sebunya, abantu baali... Read more »

Bambi nsaba buyambi: Nagwa mumukwaano nne Boss wange nansuubiza okukyaawa mukazzi’we ankubbe embagga eyamanyi – kyoka katti aneefulidde nga atte ndi lubutto.

By: Muto wa senga:Mbalamusiza nyo bamikwaano, amanya gange go sijja kugoogela naye nga nina emyaaka 29 nga mbeela side zenno mukikajjo kuluguudo olukadde munyumba zabayindi Mazze emyaaka etaano nga nkolela amakka gabantu... Read more »

Remah namakula akoze introduction shower elesse abawagizi ba kenzo nga bawunze – Yebaziza omwagalwawe Dr. Hamza olwomukwaano gwamulaze

By: Shifrah Kayaga: Eno jebayita laavu super oluvanyuma lwamwana muwala remah namakula okukolayo akatiisa bwatadewo introduction shower ebadde telabwa ngako wano mu uganda Remah kinajukilwa nti yakyaaza mwana munne hamza ewa sengawe... Read more »

Video: BIIBINO EBITUUFU EBIBADDE WAKATI WA WINNIE NWAGI NE HOUSE GIRL WE  GWEYAKUBYE AGAKONDE – BULIJJO BABADE BALWAANA

By: Shifrah kayaga: Luno lulabika okubeela nga telunagwa oluvanyuma lwokunoonyeleza amazima embeela ebadewo wakatti wa winnie nwagi nomukoziwe alumiliza nti nwagi yamuwutudde agakonde okukakana nga ali kukitanda Emboozi eno yakute nyo kumitima... Read more »

AMERICAN ANTI-DRUG GROUP TRAINS UGANDANS IN FIGHT AGAINST DRUGS

Uganda Youth Development Link (UYDEL) in collaboration with Community Anti-Drug Coalitions of America (CADCA) have trained and established coalitions that bring together a wide range of community sectors to solve local alcohol,... Read more »

“OKUGENDA KWA SSEBULIME TEKUNUMA, KATONDA YANDIBA YAMPONYEZA EKISILAANI KYOMUSAJJA” – JUDITH BABIRYE AYANUKUDDE ABABADDE BAMUSEKELELA

By: Shifrah Kayaga: Banji baze bakongoola omuyimbi judith babirye nga bwebagamba nti oluvanyuma lwokuba omusajja naamala nadayo, yesaawa alabe nti katonda tawagila bukumpanya. Wabula, ono bulijjo abadde nga asilise akageli kekili nti... Read more »

KITALO: OMUYIMBI JACKIE CHANDIRU ATEBELEZEBWA OKUBEELA NGA OBULAMUBWE BUGWAAWO – ESAALA ZAMWE ZETAGIBWA

By: Shifrah kayaga: Oluvanyuma lwamawulire agenjawulo okuyitana nga eyaliko omuyimbi wa blue 3 jackie chandiru okugwa edalu olwebilagala-lagala, yadusibwa mudwaalilo okusobola okufuna obujanjabi mubunambilo. Wabula, kyewunyisiza nyo abantu wamu nabasawo nti jaabadde... Read more »

BITIISA NAYE NGA BITUUFU: BIIBINO EBYEEWUNYISA EBILI KU COFFIN YA ROBERT MUGABE – BILEESE AKASATILO MU ZIMBABWE

By: Shifrah Kayaga: Ensi kulaba naye nabantu bezimbabwe bakyaaloleledde oluvanyuma lwokulaba ku coffin yeyali omukulembeze wegwanga lino ella nga eno yabamazeeko ebigambo byona. Okuffa kwa mwami Mugabe kyaali kyantiisa mugwanga lya zimbabwe... Read more »

BITABUSE: JACKIE CHANDIRU ADDUSE MUDWAALIRO JABADE AKUMIBWA, ABASAWO BAWUNZE NEBANYONYOLA NTI OBULAMUBWE BULI MUMATIGGA

By: Shifrah Kayaga: Getukedde nago olunaku olwaalelo simalunji oluvanyuma lwomuyimbi jackie chandiru okutuka mudwaalilo jaabade akuumibwa okumala akaseela akawela Kigambibwa nti jackie chandiru abadde ku reharb oluvanyuma lwokukozesa ebidagala dagala ebisukilidde atte... Read more »